2 Chronicles 3:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emisumaali egya zaabu gyazitowa sekeli amakumi ataano. N'ebisenge ebya waggulu yabibikka zaabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obuzito bw’emisumaali bwali desimoolo mukaaga era nga gya zaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obuzito bw'emisumaali bwali sekeri eza zaabu ataano (50). Ekisenge ekya waggulu nakyo n'akibikkako zaabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emisumaali egya zaabu gyalimu obuzito bwa gulaamu bitaano mu nsanvu. Era n'ebisenge ebya kalina byabikkibwako zaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'obuzito bw'emisumaali bwali sekeri eza zaabu amakumi ataano. N'abikkako zaabu enju eza waggulu. N'azibikkako zaabu.