2 Chronicles 30:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka abantu abamu mu Aseeri, Manasse ne Zebuluni beetoowaza ne bajja e Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka abamu ku bantu ab’e Aseri, ne Manase ne Zebbulooni ne beetoowaza ne bagenda e Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wabula abamu okuva mu kika kya Aseri, Manase ne Zebbulooni ne beetoowaza ne bajja e Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula abamu mu Bika ebya Aseri ne Manasse ne Zebbulooni ne beetoowaza ne bajja e Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye abamu ku Aseri ne Manase ne Zebbulooni ne beetoowaza ne bajja e Yerusaalemi.