2 Chronicles 30:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bangi ne bakuŋŋaanira mu Yeruzaalemu, okukuza Embaga y'Emigaati Egitazimbulukuse mu mwezi ogwokubiri; ekibiina kyali kinene nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bangi ne bakuŋŋaanira mu Yerusaalemi mu mwezi ogwokubiri okukwata Embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu bangi ne bakuŋŋaanira e Yerusaalemi mu mwezi ogwokubiri okukwata embaga ey'emigaati egitazimbulukusiddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu bangi nnyo ddala ne bakuŋŋaanira e Yerusaalemu mu mwezi ogwokubiri okuba ku Mbaga ey'Emigaati Egitazimbulukusiddwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abantu bangi ne bakuŋŋaanira e Yerusaalemi okukwata embaga ey'emigaati egitazimbulukuswa mu mwezi ogw'okubiri, ekibiina kinene nnyo nnyini.