2 Chronicles 31:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye Kore mutabani wa Yimuna, omuggazi w'Omulyango ogw'Ebuvanjuba, ye yateekebwawo okukulira ebirabo ebyeyagalire ebyatonerwanga Katonda, era n'okugaba ebitone by'Omukama n'ebimuwongeddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kole mutabani wa Imuna Omuleevi, omuggazi w’omulyango ogw’ebuvanjuba, ye yavunaanyizibwanga ebyo bye baawangayo eri Katonda ku bwabwe awatali kuwalirizibwa, ng’agabanyamu ebyatonebwanga eri Mukama, n’ebirabo ebyayawulibwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Koole mutabani wa Imuna Omuleevi, omuggazi w'omulyango ogw'ebuvanjuba, ye yali avunaanyizibwa ebyo bye baawaayo eri Katonda ku bwabwe, nga ye yagabanyamu ebirabo bya Mukama n'ebintu ebitukuvu ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Koore mutabani wa Yimuna Omuleevi, omuggazi w'omulyango ogw'ebuvanjuba, ye yali alabirira ebyo abantu bye bawaayo eri Katonda nga beeyagalidde, nga ye agabanyaamu ebirabo bya Mukama era nga ye agaba n'ebitukuvu ennyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Kole mutabani va Imuna Omuleevi, omuggazi w'omulyango ogw'ebuvanjuba, ye yali omukulu w'ebyo bye baawaayo eri Katonda ku bwabwe, okugaba ebirabo bya Mukama n'ebintu ebitukuvu ennyo.