2 Chronicles 32:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo Kezekiya by'abagamba nti: “Omukama Katonda waffe ajja kutuwonya mu mikono gya kabaka wa Assuri,” aba abalimba, ayagala kubassa njala na nnyonta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulowooza nga Keezeekiya bw’ayogera nti, “ Mukama Katonda waffe alitulokola mu mukono gwa kabaka w’e Bwasuli,” abatalimba, n’okwagala okubassa enjala n’ennyonta?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Keezeekiya tababuuzaabuza okubawaayo muffe enjala n'ennyonta, ng'agamba nti, ‘Mukama Katonda wammwe ajja kubawonya mu mukono gwa kabaka w'e Bwasuli?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Heezeekiya tababuzaabuza okubawaayo mufe enjala n'ennyonta, bw'agamba nti Mukama Katonda wammwe ajja kubawonya Abassiriya?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Keezeekiya tabasendasenda okubawaayo okufa enjala n'ennyonta, ng'ayogera nti Mukama Katonda waffe alituwonya mu mukono gwa kabaka w'e Bwasuli?