2 Chronicles 33:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Manasse yafuuka kabaka nga wa myaka kkumi n'ebiri; yafugira mu Yeruzaalemu emyaka amakumi ataano mu etaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Manase yalya obwakabaka nga wa myaka kkumi n’ebiri, n’afugira emyaka amakumi ataano mu etaano mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Manase yali wa myaka kkumi n'ebiri (12) bwe yatandikira okufuga, n'afugira emyaka ataano mu etaano (55) mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Manasse yali wa myaka kkumi n'ebiri we yafuukira kabaka, n'afugira emyaka amakumi ataano mu etaano mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Manase yali yaakamaze emyaka kkumi n'ebiri bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka amakumi ataano mu etaano mu Yerusaalemi.