2 Chronicles 33:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yakoma ku Manasse n'abantu be naye tebaawuliriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’ayogera ne Manase n’abantu be, kyokka ne batassaayo mwoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'ayogera ne Manase n'abantu be, naye ne batassaayo mwoyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'ayogera ne Manasse n'abantu be, naye ne batafaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'ayogerako ne Manase n'abantu be: naye ne batawulira.