2 Chronicles 33:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yali mu buyinike, yeeyuna ekisa ky'Omukama Katonda we, ne yeetoowaza nnyo mu maaso ga Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’ali eyo mu nnaku ye, ne yeegayirira Mukama Katonda we, ne yeetoowaza nnyo mu maaso ga Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yalaba ennaku, ne yeegayirira Mukama Katonda we, ne yeetoowaza nnyo mu maaso ga Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe yali mu kubonaabona, ne yeegayirira Mukama Katonda we, ne yeetoowaza nnyo mu maaso ga Katonda wa bajjajjaabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yalaba ennaku, ne yeegayirira Mukama Katonda we ne yeetoowaza nnyo mu maaso ga Katonda wa bajjajjaabe.