2 Chronicles 33:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abantu baayongera okutambiriranga ku bifo ebigulumivu, kyokka nga batambirirayo Mukama Katonda waabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula abantu bo, ne beeyongera okuweerangayo ssaddaaka ku bifo ebigulumivu, nga baziwaayo eri Mukama Katonda waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu bo ne beeyongeranga okuweerangayo ssaddaaka ku bifo ebigulumivu, newakubadde nga baaziwangayo eri Mukama Katonda waabwe yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde abantu baali bakyaweerayo ebitambiro mu bifo ebigulumivu, wabula nga babiwaayo eri Mukama Katonda waabwe yekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abantu nga bakyaweerayo ssaddaaka ku bifo ebigulumivu, naye eri Mukama Katonda waabwe yekka.