2 Chronicles 34:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yosiya yafuuka kabaka nga wa myaka munaana; mu Yeruzaalemu yafugiramu emyaka amakumi asatu mu gumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yosiya yali wa myaka munaana bwe yalya obwakabaka, era n’afugira emyaka amakumi asatu mu gumu mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yosiya yali wa myaka munaana we yatandikira okufuga, n'afugira emyaka asatu mu gumu (31) mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosiya yali wa myaka munaana we yafuukira kabaka wa Buyudaaya. N'afugira emyaka amakumi asatu mu gumu mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yosiya yali yaakamaze emyaka munaana bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka amakumi asatu mu gumu mu Yerusaalemi.