2 Chronicles 34:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kilukiya n'agamba Safani omuwandiisi nti: “Nzudde Ekitabo ky'Etteeka mu Kiggwa ky'Omukama.” Ekitabo Kilukiya n'akiwa Safani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kirukiya kabona n’agamba Safani omuwandiisi nti, “Nzudde ekitabo eky’amateeka mu yeekaalu ya Mukama.” N’akiwa Safani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kirukiya n'agamba Safani omuwandiisi nti, “Nzudde ekitabo ekyamateeka, mu nnyumba ya Mukama.” Kirukiya n'awa Safani ekitabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Hilukiya n'agamba Safani omuwandiisi nti: “Nzudde ekitabo ky'Amateeka mu Ssinzizo.” Hilukiya ekitabo n'akiwa Safani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kirukiya n'addamu n'agamba Safani omuwandiisi nti Nzudde ekitabo eky'amateeka mu nnyumba ya Mukama. Kirukiya n'awa Safani ekitabo.