2 Chronicles 34:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Safani ekitabo n'akireeta ewa kabaka, n'amutegeeza nti: “Abaweereza bo bakola byonna nga bwe wabatuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Safani n’akitwalira kabaka, n’amutegeeza ne ku by’omulimu ng’agamba nti, “Byonna abaddu bo bye baalagirwa babikola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Safani n'atwala ekitabo ekyo eri kabaka, era n'ategeeza ne kabaka nti, “ Byonna abaddu bo bye baalagirwa baabikola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Safani n'atwala ekitabo ekyo eri kabaka, era n'ayanjulira kabaka nti: “Abaweereza bo bakola byonna ebyabakwasibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Safani n'atwala ekitabo eri kabaka, era n'addiza kabaka ebigambo nti Byonna abaddu bo bye baalagirwa babikola.