2 Chronicles 34:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka bwe yawulira ebigambo by'Ekitabo ky'Etteeka, n'ayuza ebyambalo bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka bwe yawulira ebigambo by’amateeka, n’ayuza ebyambalo bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka kabaka bwe yawulira ebigambo eby'omu Kitabo ky'Amateeka, n'ayuza ebyambalo bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka bwe yawulira ebigambo eby'omu Kitabo ky'Amateeka, n'ayuza ebyambalo bye olw'okweraliikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka kabaka bwe yawulira ebigambo eby'amateeka n'ayuza ebyambalo bye.