2 Chronicles 34:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'alagira Kilukiya kabona, Akikamu mutabani wa Safani, Abudoni mutabani wa Mika, Safani omuwandiisi ne Asaaya omuweereza wa kabaka, n'abagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alagira Kirukiya ne Akikamu mutabani wa Safani, ne Abudoni mutabani wa Mikka, ne Safani omuwandiisi, ne Asaya omuddu wa kabaka, ng’ayogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka n'alagira Kirukiya ne Akikamu mutabani wa Safani, ne Abudoni, mutabani wa Mikka, ne Safani omuwandiisi, ne Asaya omuddu wa kabaka, ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'alagira Hilukiya ne Ahikaamu mutabani wa Safani, ne Abudooni mutabani wa Mikka, ne Safani omuwandiisi, ne Asaya omuweereza wa kabaka, ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'alagira Kirukiya ne Akikamu mutabani wa Safani ne Abudoni mutabani wa Mikka ne Safani omuwandiisi ne Asaya omuddu wa kabaka ng'ayogera nti