2 Chronicles 34:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era ne mu bibuga bya Manasse, Efurayimu, Simewoni n'okutuuka ku Nafutali, ne mu byalo ebibyetoolodde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu bibuga bya Manase, ne Efulayimu, ne Simyoni, okutuukira ddala mu Nafutaali, ne mu matongo gaabyo okubyetooloola,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bw'atyo bwe yakola ne mu bibuga bya Manase, n'ebya Efulayimu, n'ebya Simyoni okutuukira ddala mu bya Nafutaali, ne mumatongo gaabyo okubyetooloola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era bw'atyo bwe yakola ne mu bibuga bya Manasse, n'ebya Efurayimu n'ebya Simyoni okutuukira ddala ne mu bya Nafutaali, ne mu bifo ebyafuuka amatongo ebibyetoolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bw'atyo bwe yakola ne mu bibuga bya Manase ne Efulayimu ne Simyoni okutuuka ku Nafutaali mu matongo gaabyo enjuyi zonna.