2 Chronicles 35:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pasika eno yakuzibwa mu mwaka ogw'ekkumi n'omunaana ogw'obwakabaka bwa Yosiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Embaga ey’Okuyitako eyo yakwatibwa mu mwaka gwa kkumi na munaana ogw’okufuga kwa Yosiya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'omunaana (18) ogw'obufuzi bwa Yosiya, mwe baakwatira Okuyitako okwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'omunaana ogw'obufuzi bwa Yosiya, Embaga eno Ejjuukirirwako Okuyitako lwe yaliwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'omunaana ogw'okufuga kwa Yosiya mwe baakwatira Okuyitako okwo.