2 Chronicles 35:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'assa bakabona mu mirimu gyabwe n'abagumya mu kuweereza kwabwe mu Kiggwa ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alonda bakabona mu bifo eby’obuvunaanyizibwa bwabwe, n’abakuutira mu kuweereza kwabwe mu yeekaalu ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ateeka bakabona mu bifo eby'obuvunaanyizibwa bwabwe mu nnyumba ya Mukama, n'abakubiriza okukola obulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'awa bakabona emirimu egy'okukola mu Ssinzizo, n'abagumya okugikola obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ateeka bakabona mu ebyo bye baalagirwa n'abagumya omwoyo olw'okuweereza okw'omu nnyumba ya Mukama.