2 Chronicles 35:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'obusaale ne balasa kabaka Yosiya, n'agamba abagabe be nti: “Munzigye mu ddwaniro kubanga nfumitiddwa bubi nnyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalasi ne balasa kabaka Yosiya n’agamba abaserikale be nti, “Munziggyeewo kubanga nfumitiddwa nnyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalasi b'obusaale ne balasa kabaka Yosiya; kabaka n'agamba abaddu be nti, “Munziggyeewo, kubanga nfumitiddwa nnyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalasi b'obusaale ne balasa Kabaka Yosiya, n'agamba abaweereza be nti “Munzigyewo, kubanga nfumitiddwa nnyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalasi ne balasa kabaka Yosiya; kabaka n'aganba abaddu be nti Munziyeewo; kubanga nfumitiddwa nnyo.