2 Chronicles 35:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byonna bye yakola, okuva ku ntandikwa okutuuka gye bikoma, byawandiikibwa mu Kitabo kya Bakabaka ba Yisirayeli ne Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne byonna okuva ku ntandikwa ye okutuuka ku nkomerero ye, byawandiikibwa mu kitabo kya bassekabaka ba Isirayiri ne Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ebikolwa bye ebyasooka n'eby'asembayo byawandiikibwa mu kitabo kya bassekabaka ba Isiraeri ne Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ebimufaako ebyasooka n'ebyasembayo, byawandiikibwa mu Kitabo kya Bassekabaka ba Yisirayeli ne Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ebikolwa bye ebyasooka n'eby'amalirwako, laba, byawandiikibwa mu kitabo kya bassekabaka ba Isiraeri ne Yuda.