2 Chronicles 36:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bannansi ne baddira Yowakazi mutabani wa Yosiya ne bamusiiga omuzigo, ne bamusikiza kitaawe ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu b’ensi eyo ne balonda Yekoyakaazi mutabani wa Yosiya, n’asikira kitaawe mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu ab'omu Yuda ne baddira Yekoyakaazi, mutabani wa Yosiya ne bamufuula kabaka mu kifo kya kitaawe mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu b'omu Buyudaaya ne balonda Yehoyahaazi mutabani wa Yosiya ne bamufuula Kabaka okusikira kitaawe mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abantu ab'omu nsi ne baddira Yekoyakaazi mutabani wa Yosiya ne bamufuula kabaka mu kifo kya kitaawe mu Yerusaalemi.