2 Chronicles 36:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zedekiya yafuuka kabaka nga wa myaka abiri mu gumu; mu Yeruzaalemu yafugiramu emyaka kkumi na gumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zeddekiya yali wa myaka amakumi abiri mu gumu bwe yalya obwakabaka, n’afugira emyaka kkumi na gumu mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zeddekiya yali wa myaka abiri mu gumu (21) we yatandikira okufuga, n'afugira emyaka kkumi na gumu (11) mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zeddeekiya yali wa myaka amakumi abiri mu gumu we yafuukira kabaka. N'afugira emyaka kkumi na gumu mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zeddekiya yali yaakamaze emyaka amakumi abiri mu gumu bwe yatanula okufuga; n'afugira emyaka kkumi na gumu mu Yerusaalemi: