2 Chronicles 36:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka wa Misiri yamuggya ku ntebe mu Yeruzaalemu, ensi n'agisalira engassi ya talenta za ffeeza kikumi, ne talenta emu eya zaabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka w’e Misiri yamugoba ku ntebe ey’obwakabaka mu Yerusaalemi, n’asalira Yuda obusuulu obwa ttani ssatu n’obutundu buna obwa ffeeza ne kilo amakumi asatu mu nnya eza zaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka w'e Misiri n'amugoba ku ntebe e Yerusaalemi, n'aweesa ensi omusolo gwa talanta kikumi (100) eza ffeeza ne talanta emu eya zaabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka w'e Misiri n'amuggya ku bwa kabaka mu Yerusaalemu, n'aweesa ensi eyo omusolo gwa talanta kikumi eza ffeeza ne talanta emu eya zaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka w'e Misiri n'amugoba ku ntebe e Yerusaalemi, n'aweesa ensi talanta eza ffeeza kikumi ne talanta eya zaabu.