2 Chronicles 4:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka yabikozeseza mu butiba obw'ebbumba mu lusenyi lwa Yorudani, wakati wa Sukkoti ne Zareda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka yalagira babisaanuusize mu lusenyi lwa Yoludaani, awali ettaka ery’ebbumba wakati w’e Sukkosi n’e Zereda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebintu ebyo byonna kabaka yabikolera mu lusenyi lwa Yoludaani, awali ettaka ery'ebbumba wakati wa Sukkosi ne Zereda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebintu ebyo Kabaka yabikolera mu lusenyi lwa Yorudaani, awali ettaka ery'ebbumba, wakati wa Sukkoti ne Zerida.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu lusenyi lwa Yoludaani kabaka gye yabisaanuusiza, awali ettaka ery'ebbumba wakati wa Sukkosi ne Zereda.