2 Chronicles 4:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebikondo by'ettawaaza mu zaabu atatabuddwamu kirala, n'ettawaaza zaabyo, zaakire mu maaso g'Awatukuvu Ennyo ng'etteeka bwe ligamba;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ebikondo eby’ettaala ez’omukono nga bya zaabu, wamu ne ttaala zaabyo, okwakiranga mu maaso g’awaayimirirwanga okwogera, ng’ekiragiro bwe kyali,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ebikondo n'ettaala zaabyo, mu zaabu omulongoose, zaakirenga mu maaso g'Ekifo Ekitukuvu ng'ekiragiro bwe kyali;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ebikondo by'ettaala n'ettaala zaabyo ez'okwakiranga mu maaso g'Ekifo Ekitukuvu ng'enkola bwe yali, byali bya zaabu omulongoose,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ebikondo n'ettabaaza zaabyo, zaakirenga mu maaso g'awayimibwa okwogera ng'ekiragiro bwe kyali, bya zaabu nnungi nnongoofu;