2 Chronicles 5:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja bonna aba Yisirayeli ne bakuŋŋaanira awali kabaka Solomoni ku mbaga enkulu mu mwezi ogwomusanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja bonna aba Isirayiri ne bakuŋŋaanira mu maaso ga kabaka mu kiseera eky’embaga mu mwezi ogw’omusanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja bonna aba Isiraeri ne bakuŋŋaanira ewa kabaka, ku mbaga ey'Ensiisira mu mwezi ogw'omusanvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli bonna ne bakuŋŋaanira ewa Kabaka, ku Mbaga ey'Ensiisira mu mwezi ogw'omusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasajja bonna aba Isiraeri ne bakuŋŋaanira eri kabaka ku mbaga, eyabaawo mu mwezi ogw'omusanvu.