2 Chronicles 6:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Solomoni n'agamba nti: “Omukama agambye okusula mu kire ekikwafu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo Sulemaani n’ayogera nti, “ Mukama eyagamba nti Alituula mu kizikiza ekikutte;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Sulemaani n'asaba ng'agamba nti, “Mukama wasalawo okutuulanga mu kizikiza ekikutte.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Solomooni n'agamba nti: “Ayi Mukama wasiima okunneeraga mu kire ekikutte ekizikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Sulemaani n'alyoka ayogera nti Mukama ayogedde ng'anaatuulanga mu kizikiza ekikutte.