2 Chronicles 6:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ntaddemu Ssanduuku omuli Endagaano y'Omukama gye yakola n'Abayisirayeli.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era omwo mwe ntadde essanduuko, omuli endagaano eya Mukama ggye yakola n’abantu ba Isirayiri.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ntadde omwo essanduuko, omuli endagaano ya Mukama, gye yakola n'abaana ba Isiraeri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nditaddemu Essanduuko erimu Endagaano, Mukama gye yakola n'abantu ba Yisirayeli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ntadde omwo essanduuko, omuli endagaano ya Mukama, gye yalagaana n'abaana ba Isiraeri.