2 Chronicles 6:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'oyima mu ggulu owuliranga, n'osonyiwa ekibi ky'abantu bo Yisirayeli, n'obazzaayo mu nsi gye wawa bo ne bajjajjaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale owulirenga ng’osinziira mu ggulu, osonyiwe ekibi ky’abantu bo Isirayiri era obakomyewo mu nsi gye wabawa bo ne bajjajjaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale owuliranga ggwe ng'oyima mu ggulu, osonyiwanga okwonoona kw'abantu bo Isiraeri, obakomyangawo nate mu nsi gye wabawa bo ne bajjajjaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
eyo gy'oli mu ggulu owuliranga, n'osonyiwa ebibi by'abantu bo Abayisirayeli, n'obakomyawo mu nsi gye wabawa, bo ne bajjajjaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale owuliranga ggwe ng'oyima mu ggulu, osonyiwanga okwonoona kw'abantu bo Isiraeri, obakomyangawo nate mu nsi gye wawa bo ne bajjajja baabwe.