2 Chronicles 6:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'oyima mu ggulu owuliranga essaala yaabwe n'okuwanjaga kwabwe n'okola ku nsonga zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale owulirenga okusaba kwabwe n’okwegayirira kwabwe, ng’osinziira mu ggulu, obaddiremu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale owuliranga ggwe ng'oyima mu ggulu okusaba kwabwe n'okwegayirira kwabwe n'obalwanirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
owuliranga bye bakusaba. Owuliranga okwegayirira kwabwe, n'obalwanirira, ng'osinziira mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale owuliranga ggwe ng'oyima mu ggulu okusaba kwabwe n'okwegayirira kwabwe owozanga ensonga yaabwe.