2 Chronicles 6:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka si ggwe onoozimba ekiggwa, wabula mutabani wo, asibuka mu ggwe; oyo yalizimbira erinnya lyange ekiggwa.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye si ggwe olizimba yeekaalu eyo, wabula mutabani wo, ow’omubiri gwo n’omusaayi gwo; y’alizimbira Erinnya lyange eyeekaalu.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye si gwe ojja okunzimbira ennyumba, wabula mutabani wo ggwe wennyini gw'ozaala y'alizimbira ennyumba.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye si ggwe ojja okulinzimbira, wabula mutabani wo ggwe wennyini gw'ozaala, ye alinzimbira Essinzizo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era naye ggwe tozimbanga nnyumba; naye mutabani wo aliva mu ntumbwe zo, oyo ye alizimbira erinnya lyange ennyumba.