2 Chronicles 7:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo kabaka wamu ne Yisirayeli yenna ne baweereza ebitambiro mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka n’abantu bonna, ne baweerayo ssaddaaka mu maaso ga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka n'abantu bonna ne bawaaayo ssaddaaka eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka n'abantu bonna ne bawaayo ebitambiro eri Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'abantu bonna ne baweerayo ssaddaaka mu maaso ga Mukama.