2 Chronicles 8:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Solomoni n'azimba buto ebibuga Kuramu bye yali amuwadde, n'abisenzaamu Abayisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sulemaani n’addaabiriza ebibuga Kulamu bye yali amuwadde, n’abiwa Abayisirayiri okubibeerangamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sulemaani n'azimba buggya ebibuga, Kulamu bye yamuwa, n'atuuza omwo abaana ba Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Solomooni n'azimba buggya ebibuga, Hiraamu bye yamuwa, n'asenzaamu Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebibuga Kulamu bye yawa Sulemaani, Sulemaani n'abizimba n’atuuza omwo abaana ba Isiraeri.