2 Chronicles 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yazimba ne Tadumori mu ddungu n'ebibuga byonna eby'amawanika bye yazimba e Kamati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’azimba ne Tadumoli mu ddungu, n’ebibuga byonna, eby’etterekero mu Kamasi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'azimba ekibuga Tadumoli mu ddungu. N'azimba mu Kamasi ebibuga byonna, n'abifuula eby'okuterekangamu ebintu bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'azimba ekibuga Tadumori mu ddungu. N'azimba n'ebibuga byonna mu Hamati, n'abifuula eby'okuterekangamu ebintu bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'azimba Tadumoli mu ddungu n’ebibuga byonna eby'okuterekeramu yazimba mu Kamasi.