2 Chronicles 9:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja ba Kuramu n'abasajja ba Solomoni baaleetanga zaabu okuva e Ofiri; baaleetanga n'emiti egy'entoogo, n'amayinja ag'omuwendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja ba Kulamu n’abasajja ba Sulemaani abaasuubulanga zaabu okuva e Ofiri baaleetanga n’emitoogo n’amayinja ag’omuwendo omungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abaddu ba Kulamu n'abaddu ba Sulemaani abaaleeta zaabu okuva e Ofiri, ne baleeta embaawo ez'emitoogo n'amayinja ag'omuwendo omungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abaweereza ba Hiraamu n'aba Solomooni abaaleeta zaabu okuva mu Ofiri, baleeta embaawo ez'emitoogo, n'amayinja ag'omuwendo ennyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abaddu ba Kulamu n'abaddu ba Sulemaani abaaleetanga zaabu okuva e Ofiri, ne baleeta emitoogo n'amayinja ag'omuwendo omungi.