2 Chronicles 9:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yafuganga bakabaka bonna okuva ku Mugga okutuuka ku nsi y'Abafilisitiini ne ku nsalo ya Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era yafuganga bakabaka bonna okuva ku mugga Fulaati okutuuka ku nsi eya Abafirisuuti, n’okutuuka ku nsalo ya Misiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era yafuga bakabaka bonna okuva ku Mugga Fulaati okutuuka ku nsi eya Abafirisuuti, ne ku nsalo eya Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yafuganga bakabaka bonna bonna okuva ku mugga Ewufuraate, okutuuka ku nsi y'Abafilistiya, ne ku nsalo eya Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era yafuga bakabaka bonna okuva ku Mugga okutuuka ku nsi eya Abafirisuuti, ne ku nsalo ey'e Misiri.