2 Chronicles 9:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Solomoni n'agalamira ne bajjajjaabe, n'aziikibwa mu Kibuga kya kitaawe Dawudi; Rekobowamu mutabani we n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’afa era n’aziikibwa mu kibuga kya kitaawe Dawudi, Lekobowaamu mutabani we n’amusikira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sulemaani naafa n'aziikibwa mu kibuga kya Dawudi kitaawe: Lekobowaamu mutabani we n'amusikira n'afuga mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluvannyuma ne yeegatta ku bajjajjaabe, n'aziikibwa mu kibuga kya Dawudi kitaawe. Mutabani we Rehobowaamu n'amusikira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sulemaani ne yeebakira wamu ne bajjajjaabe n'aziikibwa mu kibuga kya Dawudi kitaawe: Lekobowaamu mutabani we n'afuga mu kifo kye.