2 Corinthians 1:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti tetubawandiikira kirala wabula ekyo kye musobola okusoma n'okutegeera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga tetubawandiikira lwa bintu birala wabula ku ebyo bye musomako era ku ebyo bye mumanyiiko; era nsuubira nga mulibimanyira ddala okutuusa ku nkomerero,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tetubawandiikira birala wabula ebyo bye musobola okusoma era n'okutegeera, era nsuubira nga mulibitegeerera ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tubawandiikira ebyo byokka bye musobola okusoma era n'okutegeera. Era nsuubira nti mulitegeerera ddala
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tetubawandiikira birala wabula ebyo bye musoma era n'okwatula bye mwatula, era nsuubira nga munaabyatulanga okutuusa enkomerero: