2 Corinthians 1:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tetuli bakama abafuga okukkiriza kwammwe, wabula ffe tuli bayambi bammwe, mulyoke musange essanyu, anti mmwe muli banywevu mu kukkiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temusaanye kulowooza nti ffe tufuga okukkiriza kwammwe, naye tuli bakozi bannammwe, mulyoke musanyuke, kubanga okukkiriza kwammwe kwe kubanywezezza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Si kubanga tufuga okukkiriza kwammwe, naye tuli bakozi bannammwe ab'essanyu lyammwe: kubanga muli banywevu mu kukkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tetubalagira bulagizi kye muteekwa okukkiriza, wabula tukolera wamu nammwe, mulyoke musanyuke, kubanga muli banywevu mu kukkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Si kubanga tufuga okukkiriza kwammwe, naye tuli bakozi bannammwe ab'essanyu lyammwe: kubanga okukkiriza kwe kubayimiriza.