2 Corinthians 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'okubonaabona kwa Kristu bwe tukugabanyeeko okuyitirira, era mu Kristu bwe tugabanye ku kukubagizibwa n'okusingawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nga bwe tugabana ku kubonaabona kwa Kristo, ne Kristo bw’atyo bw’atuzzaamu amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuba nga bwe tugabana ennyo mu bibonyoobonyo bya Kristo, era bwe tutyo mu Kristo mwe tugabanira ennyo essanyu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuba nga bwe tugabana ku kubonaabona kwa Kristo okungi, era bwe tutyo bwe tusanyukira mu Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuba ebibonyoobonyo bya Kristo nga bwe byeyongera ennyo gye tuli, era bwe kutyo n'okusanyusibwa kwaffe kweyongera nnyo ku bwa Kristo.