2 Corinthians 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo ayogera atyo ategeere nti bye twogera mu bbaluwa nga tetuli eyo, bye tukola nga tuli eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alowooza bw’atyo ategeere nga bye twogerako mu bbaluwa nga tetuli nammwe, era bye tukola nga tuli nammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alowooza kino, ategeere nti bye tugamba mu bbaluwa nga tetuliiyo, era bye tukola nga tuli nammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alowooza bw'atyo, ategeere nti bye tugamba mu bbaluwa nga tetuli nammwe, era bye tukola nga tuli nammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ali bw'atyo alowooze kino nti nga bwe tuli mu bigambo mu bbaluwa nga tetuliiyo, era bwe tutyo bwe tuli mu bikolwa nga tuli eyo.