2 Corinthians 10:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tumenya okuwakanawakana na buli ekigulumira okuziyiza okumanya Katonda; buli kirowoozo kyonna tukiwamba ne tukigondeza Kristu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
na buli kintu ekigulumivu ekyekuluntaza okusinga amagezi ga Katonda, era nga tujeemulula buli kirowoozo, kigondere Kristo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tusaanyaawo empaka na buli kintu ekigulumivu ekikulumbazibwa okulwana n'okutegeera kwa Katonda, era nga tujeemulula buli kirowoozo okugondera Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumalirawo ddala empaka era na buli ekyekulumbaza okuziyiza Katonda okumanyibwa. Era tujeemulula buli kirowoozo, kiwulire Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga tumenya empaka na buli kintu ekigulumivu ekikulumbazibwa okulwana n'okutegeera kwa Katonda, era nga tujeemula buli kirowoozo okuwulira Kristo;