2 Corinthians 10:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga twetegese okubonereza obutawulira bwonna amangu ddala nga mumaze okufuuka abawulize.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era nga tweteeseteese okuwalana eggwanga ku bujeemu bwonna, bwe munaagonderanga ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tweteeseteese okubonereza obutagonda bwonna, okugonda kwammwe lwe kulituukirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe mulimala okugondera ddala, tweteeseteese okubonereza obujeemu bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nga tweteeseteese okuwalana eggwanga ku butagonda bwonna, okugonda kwammwe bwe kulituukirira.