2 Corinthians 11:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe wamma mpaawo kwewuunya, ndaba ne Sitaani yennyini yeefaananya nga malayika w'ekitangaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ekyo tekyewuunyisa, kubanga Setaani yeefuula nga malayika ow’omusana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So si ky'amagero; kubanga ne Setaani yeefaananya nga malayika ow'omusana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekyo tekyewuunyisa, kubanga ne Sitaani yefuula malayika ow'ekitangaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So si kya magero; kubanga ne Setaani yeefaananya nga malayika ow'omusana.