2 Corinthians 11:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti mujja kugumiikiriza bwe wabaawo abafuga obuddu, abeeyambisa obweyambisa, oba abalyakula, abeewanikako oba abakuba empi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu yenna bw’abafuula abaddu, oba n’abanyaga, oba n’abalyazaamanya, oba ne yeegulumiza, oba n’abakuba empi, mukigumiikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mugumiikiriza omuntu, bw'abafuula abaddu, bw'abamira, bw'abawamba, bwe yeegulumiza, bw'abakuba mu maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu bw'abafuula abaddu oba bw'abanyaga, oba bw'abawamba, oba bwe yeekulumbaza, oba bw'abakuba mu maaso, mugumiikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mugumiikiriza omuntu, bw'abafuula abaddu, bw'abamira, bw'abawamba, bwe yeegulumiza, bw'abakuba amaaso.