2 Corinthians 11:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nakubwa Abayudaaya emirundi etaano ku buli mulundi nga balekayo embooko emu okuweza amakumi ana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayudaaya bankuba embooko amakumi asatu mu mwenda ku mirundi egy’enjawulo etaano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eri Abayudaaya nnakubibwa emirundi etaano (5) emiggo asatu mu mwenda (39).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayudaaya bankuba emirundi etaano emiggo amakumi asatu mu mwenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eri Abayudaaya nnakubibwa emirundi etaano emiggo amakumi asatu mu mwenda.