2 Corinthians 11:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebirala ng'obitadde ebbali, kwe kweraliikirira okwa buli lukedde kwe neeraliikiriramu Ekleziya zonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebirala bye simenye nga nabyo bikyali awo, neeraliikirira buli lunaku nga ndowooza ku Kkanisa zonna nga bwe ziri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okwongera ku ebyo, waliwo ekinzitoowerera bulijjo bulijjo, okwerariikiriranga olw'ekkanisa zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era okwongera ku ebyo, buli lunaku mba nzitoowereddwa okweraliikirira olw'ebibiina byonna eby'abakkiriza Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obutassaako bya bweru, waliwo ekinzitoowerera bulijjo bulijjo, okwerariikiriranga olw'ekkanisa zonna.