2 Corinthians 11:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda era Kitaawe w'Omukama Yezu, atenderezebwe emirembe gyonna, oyo amanyi sirimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda, era Kitaawe wa Mukama waffe Yesu, atenderezebwa emirembe n’emirembe, amanyi nga ssirimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu, eyeebazibwa emirembe gyonna, amanyi nga ssirimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda aweebwa ekitiibwa ennaku zonna, era Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, amanyi nga sirimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu, eyeebazibwa emirembe gyonna, amanyi nga ssirimba.