2 Corinthians 11:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bwe siba mukugu mu kuteregga mu lulimi, mu bye mmanyi siri mutene; kino twakibooleka bulungi mu buli ngeri mu byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga newaakubadde nga siri mumanyirivu mu kwogera, naye si mu kutegeera, wabula mu ngeri yonna twaboolesa ebintu byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye newakubadde nga siri mumanyirivu mu kwogera, naye siri bwentyo mu kutegeera; naye mu byonna ne mu buli ngeri ekyo twakibolesa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyinza okuba nga siri mumanyirivu mu kwogera, naye amagezi nnina, era ekyo twakibalaga mu byonna ne mu buli ngeri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye newakubadde nga ndi muligo mu bigambo, naye ssiri muligo mu kutegeera; naye mu byonna twakwolesa mu bantu bonna eri mmwe.