2 Corinthians 2:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye omutima tegwantereera kubanga muganda wange Tito saamusangayo. Kwe kubasiibula ne ndaga mu Masedoniya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
saawumula mu mutima gwange, bwe ssaalaba owooluganda Tito. Bwe namala okubasiibula ne ndaga e Makedoniya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
omutima gwange tegwatereera kubanga saasangayo Tito muganda wange. Kyennava mbasiibula ne ŋŋenda mu Makedoni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
omutima gwange tegwatereera, kubanga saasangayo muganda wange Tito. Kyennava nsiibula abantu baayo, ne ŋŋenda e Makedooniya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ssaalaba kuwummula mu mwoyo gwange, olw'obutasanga Tito muganda wange: naye ne mbasiibula ne ŋŋenda mu Makedoni.