2 Corinthians 2:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ffe kaloosa ka Kristu akaweerezebwa Katonda mu abo abalokoka ne mu abo abazikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tuli kawoowo eri Katonda olwa Kristo mu abo abalokolebwa ne mu abo abatannalokolebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tuli vvumbe eddungi erya Kristo eri Katonda mu abo abalokoka ne mu abo ababula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuli kawoowo ka Kristo, k'aweereza eri Katonda, akatuuka ku abo abalokolebwa, ne ku abo abazikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tuli vvumbe ddungi erya Kristo eri Katonda mu abo abalokoka ne mu bo ababula;